OLUGUUDO LWE BUSABAALA: Ba nannyini ttaka bakkirizza okuwaayo ettaka
У вашего броузера проблема в совместимости с HTML5
Abantu abawerera ddala 380 bebaakateeka emikono ku biwandiiko ebiraga nti bawaddeyo ekitundu kuttaka lyabwe kisobozese ab'ekitongole ekivunaanyzibwa ku nguudo ki UNRA okukola ku luguudo lwe Busabala.
Olwaleero meeya wa Makindye Ssaabaagabo John Baptist Kiyaga lw’akasizza abekitongole ki UNRA empapula zabatuuze ezikiriza okutema kuttaka lyaabwe omulimu gusobole okugenda mu maaso.
Oluguudo luno lwelumu ku ziri mu mbalirira y'omwaka gw'ebyensimbi 2020-2021 okukolwako
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda