У вашего броузера проблема в совместимости с HTML5
Nga tukyagenda mu maaso n’okukutuusako ebikwatagana ku bulunzi bw’enkoko mu mboozi eya Lima Lunda Gaggawala, olwaleero tutunuulidde obulunzi bw’enkoko ez’ennyama.
Waliwo faamu gyetwasisinkanye e Kalungu mu gombolola ye kalagala mu district ye Luweero nga eno eyitibwa J.SSekubunga.
Faamu eno eriko enkoko ez’ennyama ezisoma mu mitwalo etaano era nga endabirira n’obukugu obukozesebwa buli ku mutindo gwa waggulu.
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda